97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live
News

Poliisi ekutte agambibwa okubba emu ku motoka ezakozesebwa mu NAM

Uganda Police Force yavuddeyo nekakasa okukwatibwa kwa Ddereeva wa Ministry of Health- Uganda, Mathias Tumusiime kubigambibwa nti yabba emu ku mmotoka ezaakozesebwa okutambuza abakungu abaali bazze kuno okwetaba mu lukungaana lwa NAM olwaliwo ku ntandikwa y’omwaka guno.
Omwogezi wa Poliisi SCP Fred Enanga ategeezezza ebintu bingi ebyakozesebwa ebyabbibwa bangi ku bano bakwatiddwa era nebakunyizibwa.

Leave a Reply