Poliisi ekutte ababbi 8 e Bukesa

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Wabaddewo obubbi mu kiro ekikeesezza olwaleero ku ssaawa mwenda nga bukya ku kibanda kya Premier Sports Betting LTD ekisangibwa e Bukesa okuliraana ebitaala by’e Bukesa.Ababbi 4 ababaddee babagalidde omugemerawala bwebalumbye ba ‘Cashier’ ne babateeka ku mudumu gw’emmundu nebabagalagira okubawa ssente wamu n’essimu zaabwe. Poliisi yatemezeddwako mu bwangu mweyakwatidde abagambibwa okubeera ababbi 8, Piki piki 4, ensimbi enkula 1,096,000/= zebabadde babbye, essimu wamu n’emmundu ekika kya SAR.Poliisi egamba nti ababiri ku babbi bano bakozi ba Kkampuni ya SGA Security.

Share.

Leave A Reply