Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 257 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Poliisi e Kajjansi ekutte omusumba w’Abalokole lwakuzimuula kiragiro kya Pulezidenti

March 25, 2020 · Mubiru Ali

Uganda Police Force e Kajjansi ekutte omusumba w’Abalokole wamu n’abagoberezi be 30 olwokuzimuula ekiragiro kya Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ekyenkungaana.Pastor Rashid Mutebi owa Blessed Feelings Church International esangibwa e Gobe, mu Kajjansi n’abagoberezi be bakwatiddwa enkya yaleero nga basangidwa mu Kkanisa.Bwabuuziddwa, Pastor ategeezezza nti abagoberezi be bavudde wala nga abadde akyanoonya ssente zebazaayo mu maka gaabwe. Abagoberezi balabuddwa obutaddamu ku kikola ate ye Pastor akyakuumirwa ku Poliisi e Kajjansi.