Breaking
News: Tamale Aloysius aka Young Mulo ne munne Mugisha JohnBosco baweereddwa ekibonerezo kyakusibwa emyaka 150 lwakutta bavuzi ba booda booda nokubba News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 318 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

poliisi ne updf bajja kutunula musonga yabakutte omusirikale wa traffic amataayi – AKiiki

February 24, 2019 · Mubiru Ali
Amyuka omwogezi w’eggye ly’eggwanga erya UPDF Lt. Col. Deo Akiiki avuddeyo nayogera ku ky’abasirikale ba UPDF abakutte omusirikale wa Traffic amataayi nti kikolwa kibi nnyo era akivumirira.
Amasirikale abakuuma Brigadier Matayo Kyaligonza balabiddwako enkya yaleero e Sseeta nga bakutte omusirikale wa Traffic amataayi olw’okubagaana okukola U-Turn era nga ne Munnamawulire wa UBC Deogratius Otai akubiddwa lwakukuba bifaananyi.
Akiiki agamba nti Amaggye gagenda kukolera wamu ne Poliisi okukugaanya obujulizi wabeewo ekikolebwa.