Tugenda kwetegereza obutambi bw’okubba obululu – EC

Akakiiko k’ebyokulonda aketengeredde aka Electoral Commission Ugandakavuddeyo ku butambi bwa vidiyo obutambula ku mikutu gya social media nga bulaga abantu nga balina obukonge nga balonda ate endala nga ziraga abantu abapakira obululu mu bokisi.
Akakiiko k’ebyokulonda kagamba nti kakola kyonna ekisoboka ekiri mu mateeka g’ebyokulonda okulaba nti kategeka okulonda okwamazima n’obwenkanya.
Akakiiko kagamba nti kagenda kukola okunoonyereza okuzuula amazima n’obutuufu bw’obutambi obwo.

Leave a Reply