Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Poliisi e Bundibugyo ekutte abasawo besanze mu bbaala

Uganda Police Force mu Disitulikiti y’e Bundibugyo olunaku lw’eggulo yakutte abantu 18 beyasanze mu bbaala ya Vision mu ttawuni ya Nyahuka nga banywa omwenge, bazannya matatu wamu n’omweso ekikontana n’ebiragiro ebyateekebwawo Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni okulwanyisa ekirwadde kya #COVID-19.
Kubakwatiddwa kuliko ddereeva wa Ambulance Abas Luiz, Kisembo David Munnamateeka era nga yennanyini bbaala, Byamukama John District Inspector of Schools, Kamuhanda Nicholas, Ass. Veterinary Officer, Masereka Godfrey nga Mukulu wa Ssomero, Balikunda Silver District Physical Planner, n’abalala.

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort