
Palamenti eddamu leero okwogera kukutulugunya abantu
Palamenti eddamu okutuula olunaku olwaleero ku ssaawa munaana. Palamenti esuubirwa okufuna ekiwandiiko okuva eri Attorney General kukutulugunya wamu n’okulinyirira eddembe ly’obuntu ebikolebwa ebitongole byebyokwerinda.