Ow’emyaka 14 afiiridde mu nnyanja Kyoga.

Omwana omulenzi amanyiddwa nga Kirya Peter afiiridde mu nnyanja Kyoga. Peter abadde awugira ku lubalama lwa nnyanja eno,

Wabula omu ku batuuze amanyi omwana ono agamba nti omwana ono abadde agwa ensimbu nga kyaliba nga yeyamukubidde mu mazzi.  Abadde asoma kibiina kya mukaaga (p. 6) mu Nkondo primary school e Buyende.

Leave a Reply