Breaking
News: Bannayuganda abawulira nti Uganda teriimu mirembe mugifulume – Krina Styla News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya.
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing · 61 listening Simba FM Live

omubaka nambeshe apondoose

February 1, 2019 · Mubiru Ali

Omubaka w’essaza ly’e Mangiya mu Palamenti John Baptist Nambeshe apondoose najja enta mu nteekateeka z’okuleeta ekirowoozo ky’okubaga etteeka erirungamya enzikiriza mu ggwanga naddala ey’ekirokole.
Nambeshe okutuuka okulya ebigambo bye, abadde mu lukiiko abakulembeze Baamadiini naddala abamanyiddwa nga ba Paasita lwe bamuyiseemu ku Imperial Royale.