owa 35 yeeyimbemu ogwa kabugu – Kamuli

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Abatuuze ku kyalo Lulyambuzi ekisangibwa mu Ggombolola y’e Wankole mu Disitulikiti y’e Kamuli baguddemu ekikangabwa bwebasanze mutuuze munnaabwe Lubaale Disan ow’emyaka 35 nga yeeyimbyemu ogwa kabugu ng’alengejjera ku muti gw’omuyembe.

Omusasi waffe Wannume Ramadhan atutegeezezza nti =Police etandise okukola okunoonyereza ku nfa y’omusajja ono.

Share.

Leave A Reply