Omusuubuzi eyawambibwa azuuliddwa nga ali mu mbeera mbi

  Omusuubuzi eyawambibwa nga 25 – May – 2018 abasajja bataano okuva e Kyengera azuuliddwa. Henry Ssematiko azuulidwa Poliisi nga asuuliddwa asibiddwa emikono nga ali mumbeera mbi e Wobulenzi bwatyo nadusibwa mu ddwaliiro e Mulago okufuna obujanjabi.

Kirowoozebwa nti ebyokumuwamba byandiba nga byekuusa ku ntalo eziriwo mu katale ke Kasubi gyali ku kakiiko.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Eby’obuggagga bya KCCA 103 byatundibwa