Pulezidenti Museveni akoze enkyuukakyuuka mu UPDF

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni era omuduumizi w’eggye lya UPDF owokuntikko yakoze enkyuukakyuka mu ggye; Lt Gen Charles Lutaaya alondeddwa ngomuwabuzi wa Pulezidenti ku nsonga z’eggye eryomubbanga, Maj Gen Charles Okidi akuziddwa okutuuka ku ddaala lya Lt Gen nafuulibwa omuduumizi wa Air Forces, Lt Col Stephen Kiggundu akuziddwa nafuulibwa Brig Gen nalondebwa ngomumyuuka w’omuduumizi wa Air Forces.

Share.

Leave A Reply