Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 498 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Omusirikale wa Poliisi ataasizza omukyala eyabuliddwa ezentambula

December 26, 2021 · Mubiru Ali

Omusirikale wa Uganda Police Force PC Muda yaduukiridde Maama gweyasanze mu kiro n’omwana we nga talina ssente za ntambula. Yamusasulidde entambula emuzze awaka. Bino byabadde ku Salaama Road – Makindye, Poliisi bweyabadde erawuna ekitundu.