Omusambi wa Wakiso FC ayimiriziddwa emipiira 4

OMUSAMBI SSEKAJUGO AYIMIRIZIDDWA;
Akakiiko akakwasisa empisa aka FUFA Competitions Disciplinary kayimirizza omusambi wa Wakiso Giants Fc Ssekajugo Viane okumala emipiira 4 nga tasamba.
Ssekajugo yasingisiddwa omusango gwokukozesa ebigambo ebisongovu eri ba ‘match officials’ abali mu mupiira gwa Kitara Football Club Hoima ne Wakiso Giants ogwasambibwa nga 10 March 2021 mu Kavumba Recreation Ground Wakiso.

Leave a Reply