Omubiri gwa Gen. Elly Tumwine gutuusiddwa mu maka ge e Mukuru

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Omubiri gwomugenzi Hon. Gen Elly Tumwine – MP kutuusiddwa mu make ge ku kyalo Mukuru, mu Gombolola y’e Rwemikoma, mu Disitulikiti y’e Kazo gyagenda okuziikibwa olunaku olw’enkya. Eby’okwerinda binywezedwa okukuuma obutebenkenvu.
Guno gugiddwa ku kisaawe e Kololo mu Kampala mu nnyonyi ekika kya nnamunkanga ey’eggye lya UPDF okutuuka ku kisaawe ky’e Rwemikoma.
Share.

Leave A Reply