OMUBAKA ZAAKE ADUUKIRIDDE ABANTU BAKIIKIRIRA
Omubaka wa Mityana Municipality MP Zaake Francis Butebi Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP nga ayita mu ZAAKE Foundation yaduukiridde abantu bakiikirira mu kiseera kino ekyomuggala n’emmere omwabadde omuceere, akawunga, amatooke n’ebirala bibayambe okubayisa mu kiseera kino ekyomuggalo.
Leave a Reply
Want to join the discussion?Feel free to contribute!