Omubaka Malende yetabye mukusondera ekkanisa ya St Mary Immaculate ssente zokugula ettaka
Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina kya National Unity Platform Hon. Shamim Malende yetabye mu kusaba ku St Mary Immaculate LivinHac Sub-parish mu Lubaga era kwebagenda n’okusondera ensimbi z’okugula ettaka kwebanazimba ennyumba ya Mukama.

