Latest News
0

Omubaka Kyagulanyi ne babaka banne batemye amazina mu Acholi

Bannakisinde kya People Power – Uganda okuli Joel Ssenyonyi, Omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine, Omubaka wa Mityana Municipality MP Zaake Francis Butebi (MP Zaake Francis Butebi), Hon. Gilbert Oulanya, Hon. Muwanga Kivumbi, Hon. Akello Lucy ne ne Munnakibiina kya Forum for Democratic Change era nga yakulembera oludda oluvuganya Gavumenti mu Lukiiko olukulu olw’Eggwanga Hon. Betty Aol Ocan beetabye ku mukolo gw’okwebaza ogwa mubaka munaabwe Hon. Akol Anthony akiikirira Kilak North county, nga yebaza Mukama Katonda olw’okumuwonya akabenje.

More Similar Posts

Menu