Abebyokwerinda bakutte bbomu enjingirire e Buikwe

Pinterest LinkedIn Tumblr +
TUKUTTE ABANTU NE BBOMU ENJINGIRIRE
Omwogezi w’ekitongole ekivunaanyizibwa ku kunoonyereza ku misango mu Uganda Police Force Twiine Charles agamba nti; “Ttiimu y’ebitongole y’ebyokwerinda egudde mu lukwe lw’abantu abamu mu Lugazi mu Disitulikiti y’e Buikwe ababadde ne bbomu enjigirire (improvised explosive device – IED) mu kaseera nga waliwo Bannabyabufuzi bannakigwanyizi abalangiridde okwekalakaasa okwetoloola Eggwanga lyonna.”
Share.

Leave A Reply