Omu ku Bannamateeka ba Rtd. Col.
🗳️ Omu ku Bannamateeka ba Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye n’omuyambi we Hajji Obed Lutale Kamulegeya, Ssaalongo Erias Lukwago awakanyizza ekya Kkooti okuvaayo netegeeza nti bagenda kukweka abajulizi mu misango egivunaanibwa abantu baabwe.
Ono agamba nti kikafuuwe okubeera mu Kkooti nga balinga abali mu ssabo nga boogera n’amayembe.
🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

