Okuwulira ogwomuyizi eyattibwa mu 2015 kutandika ku lwakusatu

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Kigambibwa nti Desire Mirembe yattibwa muganzi we Kirabo bwebaali basoma obusawo nga bali mu mwaka gwabwe ogwokubiri ku Makerere University mu 2015.
Kirabo yayimbulwa ku kakalu ka Kkooti nasoma namaliriza emisomo gye nga kati musawo.
Omusango gwakutandika okuddamu okuwulirwa ku lwokusatu nga 20-Oct-2021 mu Kkooti Enkulu e Mukono.
Omuvunaanibwa yasindikibwa mu Kkooti Enkulu emyaka 6 egiyise.
DPP wakuvaayo n’obujulizi obuluma Kirabo avunaanibwe.
Share.

Leave A Reply