Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Nze sinakwatibwako, Frank Mwesigwa eyali omudduumizi wa KMP

Eyaliko Omudduumizi wa Poliisi owa Kampala n’emiriraano Frank Mwesigwa avuddeyo nawakanya engambo ezibadde zibungesebwa nti yakwatiddwa nasibibwa. Agamba nti ye ali ku mirimu gye egy’okukulira Poliisi y’ebyobulambuzi. Era yagambye nti ali mukyalo alina omukulu gwaliko era nti tali mu kaduukulu oba wadde okwekweka.

Kino kidiridde okukwata eyali Omudduumizi wa Poliisi mu Ggwanga Gen. Edward Kale kayihura mbu nga ate kigambibwa nti ono yali nnyo kulusegere lwe.

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort