Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 287 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Kkooti Enkulu etadde Dr. Stellah Nyanzi

February 20, 2020 · Mubiru Ali

Kkooti Enkulu esazizaamu ekibonerezo ekyali kiweereddwa Dr. Stellah Nyanzi olw’emisango okwali okunyiiza wamu n’okulebula omukulembeze w’eggwanga. Omulamuzi Dr. Henery Peter Adonyo agamba nti Kkooti ya Buganda Road teyalina buyinza buwozesa Nyanzi nga terina bujulizi bwa Ssaayansi obwoleka ekyuuma kyeyakozesa okuteekako obubaka obwo wamu n’ekifo weyabuteerayo.
Wabula ekibonerezo ekyamuweebwa eky’emyeezi 18 kibadde kiggwayo ku lwamukaaga nga 22 – February – 2020.
Kkooti Enkulu eragidde Nyanzi ateebwe bunnambiro.