Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana
News: Omumyuuka wa Sipiika wa Palamenti Thomas Tayebwa agamba nti lwakiri yesiga omulogo wenkuba ku kyalo okusinga enteebereza yobudde eweebwa
News: Abakozi bekitongole ekivunaanyizibwa ku kibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority
NRM ewadde Tayebwa tiketi ku kifo ky’omumyuuka wa Sipiika
March 24, 2022 · Mubiru Ali
Ababaka ba kabondo ka National Resistance Movement – NRM olunaku olwaleero mu kisaawe e Kololo basizza kimu ngenkuyege nebakwasa Omubaka Thomas Tayebwa bendera y’ekibiina ku kifo ky’Omumyuuka wa Sipiika wa Palamenti.