Nekoleragyange atabukidde kkasitoma

Waliwo Omukyala Nekoleragyange nga akolera mu bitundu by’e Nammere ekisangibwa mu Muluka gw’e Mpererwe mu Ggombolola ye Kawempe nga ye Birungi Nanyange avudde mu mbeera natabukira omusajja eyamugula amanyiddwa nga Micheal Galabuzi olw’okumukulusanyiza ku bussente obutono bweyamuwa.
Nanyange agamba nti okuva Gavumenti lweyaggalawo ebifo mweyali akolera ebyamabbaala gyeyali akolera okufuna ekigulira magala eddiba, bakiriziganya ne Micheal amutaase n’ensimbi mu kaseera kano aka ‘lockdown’.
Wabula Galabuzi bamusasulamu akaboozi nalowooza nti amusasudde ebiri gye nti wabula kimususseeko Galabuuzi okwewuuba nga buli lunaku nalya ebintu bye ate natasasula.
Bano balwanye era Birungi nayiga obusajja bwa Galabuzi, Galabuzi kwekumuluma omukono.

0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply