Nebwebanatusiiga enziro tuli bagumu – Bobi Wine

Omukulembeze wa National Unity Platform – NUP Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine: “Olwaleero tugenze ku Kakiiko k’ebyokulonda aka Electoral Commission Uganda netutuusaayo okwemulugunya kwaffe, tusanze ebipande bino nga bitimbiddwa ku kikomera kya Kakiiko nga kikuumibwa Uganda Police Force. Nebwebanatusiiga enziro tekijja kutulemesa kufuna ddembe.”

0 Shares
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply