Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 587 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

omubaka zaake asindikiddwa ku alimanda mu kkomera e gulu

February 22, 2019 · Mubiru Ali

Omubaka akiikirira Mityana Municipality mu lukiiko olukulu olw’Eggwanga MP Zaake Francis Butebi asindikiddwa ku alimanda mu kkomera lya Gulu Central Prison e Gulu ku misango gy’okulya mu nsi ye olukwe. Omulamuzi omukulu Isaac Kintu yasindise Zaake ku alimanda okutuuka nga 14 – March lwanadda mu kkooti okusomerwa emisango egimuvunaanibwa.
Munnamateeka we Henry Komakech Kilama ategeezezza nti agenda kuwaayo okusaba kw’omuntu we okweyimirirwa ku Monday nga 25 – Feb – 2019.
Omubaka Zaake ayongeddwa ku balala 35 okuli n’omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine wamu n’ababaka era n’abantu abalala.
Bano bavunaanibwa okukuba emotoka y’omukulembeze w’eggwanga Yoweri Kaguta Museveni nga 13 – August – 2018 mukunoonya akalulu ka Arua Municipality.