Nandala aguddewo offiisi za FDC e Hoima
Munnakibiina kya Forum for Democratic Change Nathan Nandala Mafabi wamu ne Pulezidenti waakyo @Patrick Oboi Amuriat baguddewo offiisi z’Ekibiina e Hoima okwongera okunyweza amaanyi g’ekibiina okwetoloola Eggwanga lyonna.
#ffemmwemmweffe

