Mwetabe mukugezesa eddagala lya COVID-19 – PRESIDE

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Ekitongole ekyateekebwawo Pulezidenti okuyamba ku bibambulira by’eddwadde ez’enjawulo ekya Presidential Scientific Initiative on Epidemics (PRESIDE) kivuddeyo nekikubira Bannayuganda omulanga ogutakungula okuvaayo kyeyagalire betabe mukugezesa eddagala erigemba n’okujanjaba ekirwadde kya Ssenyiga #COVID-19. Ekitongole kya PRESIDE kitegeezezza nti eddagala lino teririna bulabe era nga okugezesa kuno kugenderereddwamu okuzuula oba linakola ekirisuubirwamu.

Share.

Leave A Reply