Mulekerawo okulumba Babaka banaabwe – Sipiika

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Sipiika wa Palamenti Anitah Among avuddeyo; “Babaka banange, njagala okubalabula abamu ku mmwe ku ngeri gyemweyisaamu naddala engeri gyemuyisaamu Babaka banaabwe.
Nakwatiddwa enaku bwenabadde nda amawulire ku TV Hon. Naboth Namanya omubaka akiikirira Rubabo County bweyalumbye Hon. Minisita avunaanyizibwa ku nsonga za Ssaayansi ne Tekinologiya Dr. Monica Musenero. Oyinza otya okulumba n’okuswaza Mubaka munno mu maaso ga Kkamera za TV ku nsonga ekolebwako Palamenti?
Share.

Leave A Reply