Bannakibiina kya NRM mu Agago begasse ku FDC

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Ekibiina kya Forum for Democratic Change – FDC kivuddeyo nekitegeeza nga Mw. Opio Gilbert, ngono ye District mobilisation Secretary owa Agago, bweyakwasizza Pulezidenti wa FDC Patrick Oboi Amuriat Kkaadi z’abantu abasaze ekkerejje okuva mu kibiina kya National Resistance Movement – NRM okwegatta ku FDC. Bino byabadde ku kitebe kya FDC e Kitgum.

Share.

Leave A Reply