Mukuume ebifo wemukolera nawaka nga wayonjo – ED Kisaka

Pinterest LinkedIn Tumblr +
MUKUUME WEMUKOLERA N’AWAKA NGA WAYONJO:

Olunaku olwaleero akulira ekitongole ekivunaanyizibwa ku Kampala ekya Kampala Capital City Authority – KCCA ED Dorothy Kisaka benyigidde mu kulongoosa wamu n’okusomesa abatuuze mu Muluka gw’e Kamwokya.

Muky. Kisaka akubirizza abatuuze okufuba okulaba nti amaka gaabwe newebakolera wabeera wayonjo kuba buvunaanyizibwa bwabuli omu okulaba nti ekibuga Kampala tekibeeramu kasasiro.
Share.

Leave A Reply