Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 195 listening Simba FM Live

Rwomushana ateereddwa ku kakalu ka Kkooti

July 29, 2020 · Mubiru Ali
Eyegwanyiza entebe ya Pulezidenti Charles Rwomushana eyakwatiddwa ekiro kyajjo olw’okumenya ekiragiro kya curfew ateereddwa ku kakalu oluvannyuma lw’okusasulayo emitwalo 20.
Rwomushana ateereddwa omulamuzi wa Kkooti ya City Hall esangibwa ku Kampala Capital City Authority – KCCA Valerian Tuhimbise, Rwomushana 51, yegaanyi omusango gwokujeemera ebiragiro.