News: Omugga Ssezibwa mulongo, gwazaalibwa nomugga omulala, Mugga ki ogwo? Omukontanyi kimukanudde amaasoNews: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya ebyayo tebiggwaayo etinta butinsi ne Leero ekiro girindirire ku nnya.News: Katikkiro Charles Peter Mayiga agguddewo mayiro ya Bulungibwansi ku kyalo Kiryammuli mu ggombolola ya Ssaabawaali Gombe. Asimbye omuti
ON NOWBinsangawano▶ UP NEXTSimba Taxi10:00 AM - 1:00 PM
Dr. Abdul Salaam Waiswa akulira ebyamateeka mu kitongole…
December 4, 2025 · Radio Simba
Dr. Abdul Salaam Waiswa akulira ebyamateeka mu kitongole ekirungamya ebyempuliziganya mu Ggwanga ekya @Uganda Communications Commission (UCC) avuddeyo nalabula Bannayuganda abakozesa VPN okufuna Facebook nti ekyo tekibeyibaaza, bakuvunaanibwa mu mateeka. Ono ayongeddeko nti bakimanyi balungi nti abantu bakozesa VPN era ebintu babiraba nti era akaseera bwekanatuuka bajja kuzuula ani abeera abitaddeyo. #ffemmwemmweffe #UgandaDecides2026