MUBADIZE SSENTE ZAABWE ZEMWAYOGENRAMU – Col. Nakalema

Akulira Akakiiko akalwanyisa obuli bw’enguzi n’obukenuzi okuva mu maka g’omukulembeze w’Eggwanga Col. Edith Nakalema avuddeyo nalagira kkampuni za Bbaasi ezayongeza ebisale by’entambula mu naku 3 eziyise naddala ku bayizi zibaddize ssente zino mu bwangu ddala.

Leave a Reply