Breaking
News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu!
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing · 606 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM
News

Ntadde omukono ku kiwandiiko kino olwokuba abantu bange kyebaagala – Hon. Ttebandeke

June 18, 2024 · Mubiru Ali

Omubaka akiikirira Bbaale County Munnakibiina kya National Unity Platform Hon. Ttebandeke Charles; “Abalonzi bange bampadde ddereeva, emotoka era nebagiteekamu n’amafuta, nebalagira ddereeva abeerewo ng’omujulizi nga nteeka omukono ku kiwandiiko kyekiteeso ekiggya obwesige mu ba kkamisona era nkitaddeko omukono. Nina okukola abalonzi bange kyebansaba, kyebategeera era ekizimba Uganda. Olwokuba ndi mu Mubaka akiikirira Abantu be Bbaale, nina okutambuulira kw’ebyo byebalaba nti bikulu. Nabwekityo ntadde omukono ku kiwandiiko kino ku lw’abantu benkiikirira ab’e Bbaale, era ne ku lw’ekibiina kya National Unity Platform.”