Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 366 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Temuddayo kukola dduyiro – Pulezidenti Museveni

April 9, 2020 · Mubiru Ali

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni: “Waliwo Abantu benalaba mu katambi ku Northern Bypass mbu bakola dduyiro. Lwaki mukungaana. Osobola okukola dduyiro mu nnyumba yo. Nze bwenkola, ngenda bakolerayo akatambi enkya mulabe bwenkola kuba ntera kudda kiro nga Maama Janet yebase nengenda mu kisenge ekimu n’enkola dduyiro. Teri kuddayo kukola dduyiro mu Bantu, mu bikolere awaka.”