97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live
News

Mpuuga wesonyiwe ensonga za FDC – Kikonyogo

Omwogezi w’ekibiina ki Forum for Democratic Change – FDC ow’ekiwayi ky’e Najjanankumbi John Kikonyogo avuddeyo nayambalira akulira oludda oluwabula Gavumenti mu Palamenti Hon. Mathias Mpuuga Nsamba gwagamba nti yesuuliddeyo ogwa nnagamba ku nsonga y’okutyoboola eddembe ly’obuntu kyokka nadda mu kubuukira ensonga z’ekibiina kya FDC zagamba nti tezimukwatako.
Bano bamulabudde okukomya okwogera byebayise ebyanjanjwa ku Kibiina kyabwe wabula akole ku nsonga ezimunyigiriza.

Leave a Reply