Sipiika wa Palamenti Anita Among avuddeyo nayambalira Daily Monitor; “Waliwo omutwe ogwafulumira mu lupapula lwa Daily Monitor nti ‘Palamenti yeyongezza omusaala ebitundu 40 ku 100 mu nkukutu.’ Bwemuba temulina kyemuwandiika ku Palamenti, temuwandiika byemutalinaako matu namagulu. Mulekerawo okuwayiriza.”
Monitor bwemuba temulina kyakuwandiika muve ku Palamenti
Share.