97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live
News

Minisita ettaka bakuguza mpewo – Kkooti Enkulu e Lira

Omulamuzi wa Kkooti Enkulu mu Kibuga Lira Alex Mackay Ajiji eragidde Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’Abakozi n’ekikuka ky’abantu, Betty Amongi okuva mu bunnambiro ku ttaka lyeyazimbako emu ku nnyumba ze oluvanyuma lwa Kkooti okukizuula nti ettaka lino bamuguza mpewo.
Okusinziira ku Kkooti mukyala wa Okaka Minisita Amongi gwagamba okuggulako ettaka teyassa mukono ku ndagaano ekkiriza kutunda ettaka lino.

Leave a Reply