97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Mapenduzi alina okumala ekisanja kye – Sipiika Among

Sipiika wa Palamenti Anita Among avuddeyo nagaana okusalawo okwakoleddwa ab’oludda oluwabula okukyuusa Omubaka wa Badege Layibi, Ojara Mapenduzi ku kifo kya Ssentebe w’Akakiiko akavunaanyizibwa ku Gavumenti ez’ebitundu okutuusa nga ekisanja kye ekyemyaka 2 n’ekitundu nga kiweddeko.

Leave a Reply