Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 813 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Abasajja 5 nga kuno kuliko abavuzi ba booda booda 2 abagambibwa okwenyigira mu kutemula omusirikale wa Uganda Police Force eyali OC wa Ntawo Police

March 18, 2026 · Radio Simba

🚨 Abasajja 5 nga kuno kuliko abavuzi ba booda booda 2 abagambibwa okwenyigira mu kutemula omusirikale wa Uganda Police Force eyali OC wa Ntawo Police Station mu Disitulikiti y’e Mukono ASP Emmanuel Bagenda, basimbiddwa mu Kkooti y’Amaggye e Makindye nabavunaanibwa emisango okuli; obutemu, okubbisa eryanyi, n’okugezaako okutta omuntu.
Bagenda bamuttira ku luguudo lwa Ntawo-Nyenje nga 23 November, 2025, bweyali agoba ababbi.

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News