Breaking
News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro? News: Yiino kkampuni ekoze tisaati ngomuntu ogyambalira omwezi gumu nga tagyozezza. News: Gasimbagane-Rwomushana-UPDF okugenda e Gaza tugenda mu bulabe. Ente okufa obutwa, Govt eriwa?
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,729 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Abanaanywa omwenge nemuvuga tugenda kubayoola – Police

December 22, 2016 · Mubiru Ali

Police egamba nti tegenda kulonzalonza okugombamu obwala abo bonna abagenda okwekeserera obugonja mu biseera bino eby’ennaku enkulu nebateeka obulamu bwa abalala mu katyabaga.

Bw’abadde nga ayogerako ne Bannamawulire mu kwekebejja emmotoka e Nakawa, Commissioner avunaanyizibwa ku by’okwekebejja emmotoka, Frank Kugonza agamba nti abantu batera nnyo kwekatankira omwenge mu biseera by’ennaku enkulu ate nebatandika okutagalira mu luguudo ekiviirako obubenje obuyitirivu mu ggwanga.

Wabula bwabadde yeekebejja embeera emmotoka gyezirimu , Kugonza avuddeyo n’ategeeza nti tebagenda kulonzalonza kuyoola abagenda okunywa omwenge ate nebavuga.