Abawagizi ba Bobi Wine bamulaze obuwagizi e Mayuge

Omukulembeze wa National Unity Platform – NUP Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine olunaku olwaleero okunoonya akalulu akutandikidde mu Ttawuni y’e Musita mu Disitulikiti y’e Mayuge oluvannyuma ayolekere e Iganga ne Bugiri.

Abawagizi ba Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine mu Disitulikiti y;e Mayuge beyiye ku kitebe kya Disitulikiti okubeerawo mu lukungaana lwategese mu kifo kino.

Leave a Reply