Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana- Ebyenfuna bya Uganda byadobonkana dda! Emyaka 40 bayimba oluyimba lwe lumu! News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta.
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 183 listening Simba FM Live

Gen. Muhoozi ayambaziddwa ennyota

October 11, 2022 · Mubiru Ali

Gen. Muhoozi Kainerugaba olunaku olwaleero ayambaziddwa ennyota z’eddaala eriggya eryobwa General eryamuweebwa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni. Omukolo gukulembeddwamu Gen. Salim Saleh nga guli Bombo Military barracks, era akwasizza Lt Gen. Kayanja Muhanga offiisi y’omuduumizi w’eggye lya UPDF eryokuttaka.