Tour Guide okuva mu Disitulikiti y’e Kanugu asangiddwa nga talina kirwadde kya COVID19

Minisitule y’ebyobulamu evuddeyo netegeeza nti ekirwadde kya COVID19 mu ggwanga tekiriiwo era abantu bagende mu maaso n’okwekukuuma nga n’omusaayi ogusimbyeyo okukeberebwa nga gwagiddwa ku muntu mu Disitulikiti y’e Kanungu gulaze nti talina bulwadde buno. Ku lunaku lwa Sunday waliwo Tour Guide okuva e Kameme, Kihihi Subcounty mu Disituliki y’e Kanungu eyasalawo okuva mu bantu bweyafuna obubonero obwefanaanyiza obwa #COVID19 era nagibwako omusaayi negutwalibwa mu Uganda Virus Research Institute e Entebe.Minisitule esabye Bannayuganda okusigala nga bassa mu nkola ebiragiro ebyateereddwawo wamu n’okwekuuma nga bayonjo.

No comments

Leave a Reply

LIsten Live

Throwback 🤟🤟🤟🎤🎤🔥Enyimba Eziyiseeko Emyaka #Wali luddawa Ebiseera Ebyo Mwanatu Twegatteko Live Ku 97.3 #RadioSimba Kati Kati 
#OldiesAreGoodies
Sureman Ssegawa

Throwback 🤟🤟🤟🎤🎤🔥Enyimba Eziyiseeko Emyaka #Wali luddawa Ebiseera Ebyo Mwanatu Twegatteko Live Ku 97.3 #RadioSimba Kati Kati
#OldiesAreGoodies
Sureman Ssegawa
...

4 0 instagram icon
Daniel Oketch 37 Ddreeva wa loole egwiridde emotoka ya buyonjo netta Munnamateeka Okoit Rapheal olwaleero Uganda Police Force emukutte nemuggalira ku Poliisi Entebe. Ono aguddwako omusango gwokuvugisa ekimama.

Daniel Oketch 37 Ddreeva wa loole egwiridde emotoka ya buyonjo netta Munnamateeka Okoit Rapheal olwaleero Uganda Police Force emukutte nemuggalira ku Poliisi Entebe. Ono aguddwako omusango gwokuvugisa ekimama. ...

72 4 instagram icon