Malende akyalidde ku Bannakibiina abalumiziddwa e Nateete
Omubaka omukyala akiikirira Disitulikiti y’e Kampala Munnakibiina kya National Unity Platform Hon Shamim Malende olunaku olwaleero akyaliddeko ku Bannakibiina abapookya n’ebisago byebagamba nti byabatuusubwako abebyokwerinda ku lunaku olwokusatu mu lukungaana Omukulembeze wa NUP Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine lweyakuba e Nateete bweyali ava okwewandiisa.
Bano kuliko; Omukunja Atasera, Tina wa Bobi ne Winnie Nambuya.

