Munnamateeka Male-kiwanuka Mabiriizi yatandikidde weyakoma, olwavudde mu nkomyo ku lwomukaaga olwaleero akedde ku Kkooti y’Omulamuzi e Mengo ku misango 3 okuli ogwokugaana okumuwa Driving Permit ne Passport ebya Pulezidenti wa National Unity Platform – NUP Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine wamu nobutamuwa bikwata ku ngeri ku ngeri gyebawaamu abakozi emirimu mu Judicial Service Commission mu 2021.
Mabiriizi atandikidde weyakoma ku Bobi Wine
Share.