Breaking
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba! News: Omuyambi wa Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye bwebavunaanibwa mu Kkooti Enkulu, Hajj.
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 338 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Poliisi ekutte loole ebadde etisse abasaabaze

July 19, 2021 · Mubiru Ali
Uganda Police Force e Nabbingo mu ttuntu lyaleero eyimirizza emotoka nnamba UBJ 803P eyakwatiddwa ku katambi ka Poliisi enkettabikolwa nga etikka wamu n’okutikkula abantu mu bitundu eby’enjawulo.
Emotoka bwekebereddwa esangiddwamu abantu 14, era bwebabuziddwa bategeezezza nti Ddereeva w’emotoka eno Lubega Hassan abadde abatwala Mpigi, Masaka n’e Mbarara nga babadde basasudde wakati w’emitwalo 5 be 10. Bano bakuumirwa ku Poliisi y’e Nsangi.
Asp Luke Owoyesigyire
Deputy PRO KMP