lwaki sipiika atyoboola eddembe lya kasibante? – opposition

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Ab’oludda oluwabula Gavumenti mu Palamenti bateekateeka okusisinkana Sipiika Rebecca Kadaga abatangaaze ku ky’okugaana omubaka Moses Kasibante owa Rubaga North, okubeera amyuuka ssentebe w’akakiiko ka COSASE, olwo ye namussa ku kakiiko akalala.
Kasibante agambye nti yasaba kubeera ku COSASE sso ssi kukali akasunsula abalondeddwa omukulembeze ku mu bifo eby’enjawulo, era nti wano Sipiika aba atyoboodde eddembe lye kubanga amateeka ga Palamenti gamuwa ebbeetu okulonda akakiiko kaayagala okubeerako.

Share.

Leave A Reply